
Nabisaso
Ssenga Nabbona Kulanama Nakayima Nga Ye President General W’abasawo B’ekinansi Mu Ggwanga Asumulukuse, Bwazade Omwana Ow’obuwala. Bwagenze okuwungeera Nga Ssabakabona W’enzikiriza Y’obuwangwa N’ennono Yettala Nga Namutala Omunyageko Ente anti Nga ayogedeko mu kwaaza Ekika Kye Nkima.
Kulanama Okuzaala Agyeewo ebibade biwanuuzibwa Nti tazaala era amaze Egobe Mu Kibya kubabade babijweeteka Nti Yasiriira amagyi era tazaala. Kuva Dda Kulanama Abade aleebukana n’ababimusibako nti tazaala Nti era abaana Agula bagule ekyamuviirako Okwekubira enduulu ewa mininista Nakiwala Kiyingi (minister W’abaana N’abavubuka) Okukakasa obuzaale Bw’omwanawe Tendo Nabukeera kati Ali Mu Myaka 2.5yrs.
Omwana Eyazaalidwa yatuumidwa Nabisaso Namirembe Era nga ye Mwana Asoose Mu Bufumbo Bwabwe (Jumba ne Kulanama) bukya bakuba embaga Omwaka Oguwede Mu Mwezi Gw’omusanvu (July, 2019