
Omukolo Gino ogwategekedwa e Kyooko mu Lwengo district ewa Omutume Ssemanda Galaba Gw’asombode abantu bayitirivu okwabade ne RDC, abasawo n’abakulembeze abenjawulo.
Okusinza kwakulembedwaamu Ssabakabona Jjumba Lubowa Aligaweesa ne Bakabona abalala, kukijjulo kya Omwooyo gwa Kkubo ogutaffa.